MUZZUKULU WEMBUGA OFFICIAL🇺🇬
@Mwembugaoficial
Ssentebe wa #BugandaYiyo_BugandaYange , ekibiina kya bantu ba Kabaka ekikolera ku mutimbagano okunyweza Ekitiibwa Nnamulondo [email protected]
"...it is against God's master plan who created people in particular geographical environments but with diverse cultural heritage..." ~Ssaabasajja Kabaka, while addressing the delegate from @UNESCO Cc: @BugandaOfficial @Ashanti_Kingdom @cpmayiga @Bunyoro_Kitara #30KuNnamulondo
Olubiri lw'e Mmengo luweereddwa engule y'Ensi yonna olw'okwettanirwa abalambuzi Engule eno eyitibwa TripAdvisor Traveller's Choice Awards, ewebwayo omukutu gwa "TripAdvisor" ogukola okulambika abalambuzi mu Nsi yonna engeri y'okwetegekeramu olugendo lw'okulambula. Olubiri…
Olubiri lwa Ssaabasajja Kabaka olw'e Mengo luwangudde engule y'ebifo ebisinze okusikiriza abalambuzi mu nsi yonna mu mwaka gwa 2025 (TripAdvisor Travellers' Choice Awards, USA). Engule eno ekwasiddwa Ssenkulu wa @TourBugandaUG Omukungu @NajibSsekikubo #KabakaWange
Mu lusiisira lw'ebyobulamu olunaabeera ku mbuga y'essaza Kyaggwe nga 12 ne 13 August munaabaamu n'okugaba omusaayi. Kale jangu ogabe omusaayi tutaase abagwetaaga. #tubeerebalamu @kabakafound @BugandaKingdom_
Yessss... We Did It!💪🏆 We’re bursting with pride and overwhelming excitement to share the historic news that... The Kabaka’s Palace, Mengo has officially been named a Tripadvisor Travellers’ Choice Award Winner 2025! This award places the Kabaka’s Palace in the TOP 10% of…
TUMWAGALA NNYO🥰🥰🥰
Ekigambo kimu ky'oyinza okugamba Katikkiro @cpmayiga #Amatikkira32 #BugandaYiyo_BugandaYange
I don’t know who needs to hear this but, just go have lunch. That’s it. Go eat.
Kitalo Nnyo Nnyini 😭🙏 Tufiiriddwa munnankobazambogo munnaffe Ssemuyaba Robert abadde omukubiriza w'akaliba akendo mu saza Singo. @Bagandatweepsss @BugandaYiyo @Mwembugaoficial @cbsfm_ug @BucadefUg @cpmayiga
🤮🤮 ohhh omuntu nga alabye bannange
AM SO SORRY FOR SHARING THIS HERE🙏🙏🙏 BOY CHILD PLEASE PLEASE PLEASE BE CAREFUL 📌📌📌📌📌
Okunywa amazzi kikuyamba okukuuma omubiri gwo nga muweweevu, kikuyamba okutangira endwadde ng'omutwe, ssennyiga , endwadde z'ensigo n'ebirala. Awonno nywa amazzi- Katikkiro @cpmayiga CBSFmUpdates
AM SO SORRY FOR SHARING THIS HERE🙏🙏🙏 BOY CHILD PLEASE PLEASE PLEASE BE CAREFUL 📌📌📌📌📌
Ssangalyambogo ne Mugema we. What was the caption here?
Kabaka's Palace Mengo, named TripAdvisor Traveller's Choice Awards winner, based on genuine feedback from anyone in the community who has visited and left an authentic first hand review in a period of 12 months. @TourBugandaUG
Olubiri lwa Kabaka olw’e Mmengo lukonokoddwayo ng’ekimu ku bifo ebisinga okwettanirwa abalambuzi mu nsi yonna. Aba TripAdvisor beebalangiridde bwebati nti Olubiri lw’e Mmengo luli mu bifo ekkumi ebisooka ebisinga okwettanirwa abalambuzi mu mwaka 2025. Bawadde ne Buganda engule ya…
..............................
Ssangalyambogo ne Mugema we. What was the caption here?
Tweyanziza nnyo tweyazenge Mukaddewange Nsubuga Najib
Tuyoozayoza Omumyuka wa Ssentebe w'ekibiina kyaffe Omukungu @NajibSsekikubo nga ye Ssenkulu wa @TourBugandaUG olw'obuweereza bwe obutusiza Buganda ku buwanguzi buno. Mazima lino kkula okulaba nga OLUBIRI luli mu bifo 10 ebisinga okulambulwa munsi yonna #BugandaYiyo_BugandaYange

Ssenkulu Omuk @NajibSsekikubo yogayoga nnyo ssebo