Buganda Heritage and Tourism Board (BHTB)
@TourBugandaUG
The Official account for Buganda Heritage & Tourism Board of @BugandaOfficial | Culture, Heritage, Gallery, Conference Centre, Experiential Tourism #TourBuganda
📣 Guys, it’s happening tomorrow! The long-awaited Culture and Heritage Awareness Marathon will be finally going down tomorrow and we are proudly on board as an official partner and exhibitor! We call upon everyone to be part of this purposeful marathon. It’s under the…


From the right , The main house Muzibu Azaala Mpanga, left the interior of the entrance/gatehouse known as Bujjabukula @TourBugandaUG @Bagandatweepsss @BugandaYiyo @BugandaKingdom_ @NajibSsekikubo Welldone Zaki😘
Name it.
"Ekitiibwa kya Buganda kyava dda..." What does this phrase mean to you?

Weeyongere okulambula ebifo bya @BugandaKingdom_ eby'ebyobulambuzi naddala olubiri lwa Kabaka olw'e Mengo. #cbsfmupdates
Olubiri lwa Kabaka olw’e Mengo Luwangudde Engule, Ky’ekifo Ekisinze Okwettanirwa Abalambuzi munsi yonna #Ageesigika
Congratulations to @BugandaKingdom_ Kabaka’s Palace in Mengo has been named a Tripadvisor Travellers’ Choice Award Winner 2025, placing it among the top 10% of attractions worldwide Twekobe now stands proudly alongside the world’s most iconic destinations What an honour!
🚨| Mengo Palace in @BugandaKingdom_ named @Tripadvisor Traveller's Choice Awards 2025 Winner, @TourBugandaUG
🚨 BREAKING: We are having a high-profile celebrity visit right now at Kasubi Royal Tombs from an American international Grammy Award-winning music sensation artist known as Matt B. His first footsteps have echoed at Kasubi but they will continue to roam all the major heritage…



Kabaka's Palace Mengo, named TripAdvisor Traveller's Choice Awards winner, based on genuine feedback from anyone in the community who has visited and left an authentic first hand review in a period of 12 months. @TourBugandaUG
Twebaza nnyo @NajibSsekikubo olw’obuvunaanyizibwa n’obwesimbu bw’alina ng’akulembera @TourBugandaUG Mu kifo kye, atadde amaanyi mu kunnyikiza ebyafaayo bya Buganda, okukuuma ennono n’okwongera okukulaakulanya eby’obulambuzi ebisibuka mu buwangwa bwaffe.
Olubiri lwa Kabaka e Mengo lufunye ekirabo kya @Tripadvisor Traveller's Choice Award, nga luli mu bifo ebisinga okulambulwa ku nsi yonna.Kino kilaga nti ebyobulambuzi byaffe bitambulira ku mutindo,era ennono, obuwangwa n’ebyafaayo byaffe bigenda mu maaso n’okutuukirira ensi yonna
Olubiri lwa Ssaabasajja Kabaka olw'e Mengo luwangudde engule y'ebifo ebisinze okusikiriza abalambuzi mu nsi yonna mu mwaka gwa 2025 (TripAdvisor Travellers' Choice Awards, USA). Engule eno ekwasiddwa Ssenkulu wa @TourBugandaUG Omukungu @NajibSsekikubo #KabakaWange
Tuyoozayoza Omumyuka wa Ssentebe w'ekibiina kyaffe Omukungu @NajibSsekikubo nga ye Ssenkulu wa @TourBugandaUG olw'obuweereza bwe obutusiza Buganda ku buwanguzi buno. Mazima lino kkula okulaba nga OLUBIRI luli mu bifo 10 ebisinga okulambulwa munsi yonna #BugandaYiyo_BugandaYange
Olubiri lwa Ssaabasajja olwe Mengo luwangudde engule y'ebifo ebisinze okusikiriza abalambuzi mu nsi yonna mu mwaka gwa 2025 (TripAdvisor Travellers' Choice Awards 2025). Engule eno ekwasiddwa Ssenkulu w'ekitongole ky'ebyobulambuzi mu Bwakabaka ki Buganda Heritage and Tourism…
Olubiri lwa Kabaka olw’e Mmengo lukonokoddwayo ng’ekimu ku bifo ebisinga okwettanirwa abalambuzi mu nsi yonna. Aba TripAdvisor beebalangiridde bwebati nti Olubiri lw’e Mmengo luli mu bifo ekkumi ebisooka ebisinga okwettanirwa abalambuzi mu mwaka 2025. Bawadde ne Buganda engule ya…
#TourBuganda.
OBADDE OKIMANYI Nti OLUBIRI lwa Ssaabasajja Kabaka olwe Mengo luli mu bifo 10 ebisinga okulwambula abantu abangi munsi yonna? Cc: @TourBugandaUG #Amatikkira32 #TourBuganda #BugandaYiyo_BugandaYange
Obuganda Buladde Nze okwebaza okusinga kutwala eri Ssenkulu wa @TourBugandaUG Omukungu @NajibSsekikubo. Ssebo weebale nnyo mwebalire ddala byonna byonna byokola.
OBADDE OKIMANYI Nti OLUBIRI lwa Ssaabasajja Kabaka olwe Mengo luli mu bifo 10 ebisinga okulwambula abantu abangi munsi yonna? Cc: @TourBugandaUG #Amatikkira32 #TourBuganda #BugandaYiyo_BugandaYange