CBS FM UG
@cbsfm_ug
Laadiyo y'Obujjajja ey'Obwakabaka bwa Buganda. Eno ye Page yaffe entongole. Twegatteko.
PROGRAMS EZIWEEREZEBWA KU CBS 89.2 EMMANDUSO: AMAWULIRE AG’OKUMPI N’EWALA 5:00am MUKEEZE EXPRESS 6:00am – 10:00am AMAWULIRE 8:00am URBAN ZONE 10:00am – 1:00pm AMAWULIRE 1:00pm TOWNSHIP TUNES 1:00PM – 4:00PM AMAWULIRE 3:00pm DIASPORA CONNECT 5:00pm EVENNING CRUIZ 4:00pm –…

Ng’olina CenteCard yo mu ngalo, jjukira nti okutereka si nnyongeza wabula kuba kuteekateeka. Saasaanya emitwalo 15 oba okusingawo ng’okozesa CenteCard weekend eno weewangulire Shopping Voucher ya bitundu 10% mu ssemaduuka zino wammanga; - Capital Shoppers Ntinda - Capital…

Ng’olina CenteCard yo mu ngalo, jjukira nti okutereka si nnyongeza wabula kuba kuteekateeka. Saasaanya emitwalo 15 oba okusingawo ng’okozesa CenteCard weekend eno weewangulire Shopping Voucher ya bitundu 10% mu ssemaduuka zino wammanga; - Capital Shoppers Ntinda - Capital…

Nga tujjukira amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag'omulundi ogwa 32, manya ne bino. #Kabakaat32

Uganda Baati is beyond thrilled for the opportunity to build your legacy.📷📷In this campaign, we unleash the beauty of Crowning Your Home in the most elegant yet affordable and authentic way.📷shop.ugandabaati.co.ug/tile-roofing-s… 📷 WhatsApp | Call: 0707 600588 for inquiries.…

leeta omwana ku Good Times Kawaala primary school tulabirira abaana baffe mu ngeri eyenjawulo okuva ku by'okusoma,Essomero lya bawala n’abalenzi, Tulina abayizi abava awaka n’abekisulo, tulina n'emmotoka ezitambuza abayizi.Okumanya ebisingawo kuba essimu: 0393248796 oba 039324950

Bannankobazambogo okuva ku St Benards Kiswera mu Buddu bakyadde embuga olwaleero okujja okubalambika ku ntambuza y'ekibiina, okuwaayo Ettu lya Nkobazambogo okuwagira emirimu egikolebwa Embuga wamu n'okulambula ebifo ebyobuwangwa mu Bwakabaka Bano bakulembeddwa omuyima w'ekibiina…
AD: Whether you're into Coding, Creating, Leading, or Innovating — there's a place for you here, at - @iuea_uganda forms.gle/G5SZcVYMi3uwJS…
Kamoga Faisal omuwagizi wa Liverpool ne Vipers, Ssekandi Isaiah Man City ne Vipers, Gonza Shasha Chelsea ne SC Villa, Bogere Brigam Liverpool ne Vipers bebayiseewo okugenda ku mutendera oguddako wiiki ejja mu Bbingwa Toto. #Bbingwa2025

Uganda Baati is beyond thrilled for the opportunity to build your legacy.📷📷In this campaign, we unleash the beauty of Crowning Your Home in the most elegant yet affordable and authentic way.📷shop.ugandabaati.co.ug/tile-roofing-s… 📷 WhatsApp | Call: 0707 600588 for inquiries.…

His Grace Paul Ssemogerere, Archbishop of Kampala, sincerely thanked all participants of the Nsambya Babies Home Charity Walk for their generous gifts of time, money, and enduring support, recognising them as cherished members of the extended home’s family. #CenteCares…
Ssaabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala His Grace Paul Ssemoogerere akulembeddemu abantu ba Katonda mu kutambula okw’okusonda ensimbi ez’okudduukirira Nsambya babies Home. Fundraising Charity Walk yetabiddwamu ssenkulu wa @CentenaryBank Omuk. Faibian Kasi n’abaweereza, ba Msgrs.…




Beera bulindaala, tokkiriza kuferwa! Eno ye number ya Centenary Bank entongole eya WhatsApp. Centenary Bank tekusaba number yo yakyama ku WhatsApp. Bwetabeera number eno, eyo si Centenary Bank. Okumanya ebisingawo, wekkaanya wansi awo. #TosuulaStep #FraudAlert

Nga tujjukira amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag'omulundi ogwa 32, manya ne bino. #Kabakaat32

MUNNANSI WEEYOGERERE: Katwogere ku kamyufu ka NRM akatajjumbiddwa ku banaagikwatira bbendera ku bifo bya gavumenti ez'ebitundu. Oyinza n'okuteesa mu ddoboozi lyo ku WhatsApp 0703275258.

Abategesi ba Rotary Cancer Run balangiridde nti wegunaatuukira omwaka 2027 ekifo ekizimbibwa ku ddwaliro e Nsambya okujjanjabiramu abalwadde ba kookolo kinaaba kiwedde. Omwaka guno emisinde gino gyakuddukibwa nga 30 August okusimbula ku kisaawe e Kololo. Ssenkulu wa…




Obwakabaka budduukiridde omulimu gw'okuyoyoota keleziya ye Lubaga n'obukadde butaano. Lutikko ye Lubaga yakujaguza emyaka 100 okuva lweyatukuzibwa, entikko y'emikolo ya nga 26 Mukulukusabitungotungo. Mu kiseera kino obukulembeze bwa keleziya eno wansi wa Ssaabasumba Paul…
Katikkiro @cpmayiga atongozza alipoota ya district ya Wakiso ekwata ku mbeera z'eddembe ly'obuntu ey'omulundi ogw'okutaano n'omulanga eri ab'ebyokwerinda okweddako ku nsonga y'okutulugunya banna Uganda bagambye nti bebasinga okusongwamu olunwe. Omukolo guyindidde ku kitebe kya…




Ab'akakiiko k'ebyokulonda mu @NUP_Ug balangiridde nti mu butongole baakutandika okusengejja n'okusunsulamu ku Monday ya wiiki ejja abeegwanyiza ebifo eby'enjawulo mu kulonda okujja ku bendera y'ekibiina kyabwe. #CBSFmUpdates