BBS TEREFAYINA
@bbstvug
Eno ye Terefayina y'obwakabaka bwa Buganda ekuleetera ebisanyusa, Amawulire, Eby'abavubuka, eby'obuwangwa n' ennono saako n'ebyemizannyo | http://bbstv.ug/live
#EntikkoYaSsabbiiti | Mukulikeeyo mu Kusinza , Omukama Abawe Omukisa
#EnsiEkula | Ebyensoma ku ssomero lya African Buddhist High School Garuga
#OBULIMINOBULUNZI | Yiga ennima y'obutunda ey'omulembe ogobe obwavu
Baabano Abakola Enguugu ya Kabaka, Balambuludde Emitendera Egiyitwamu #Gambuuze
Prof. Badru Kateregga Alaajana, Agamba Eyali Nnaalongo we Amulabizza Ennaku
Enkalu ku Ttaka ly’Abasikawutu, Amagye Agalikuuma Gagobye Ababadde Baligenzeeko #Gambuuze
#ObulamuMuBulemu | Wuuno Maama atawaana n'omwana aliko obulemu ku bwongo
Eno ye ggoolo ya Buweekula eyokusatu gyekubye Buvuma. Omupiira guwedde 3-0 #MasazaCup2025
Omusambi Kayemba Henry afunidde Buweekula ggoolo eyokubiri. Kati Buweekula ekulembedde Buvuma 2 -0. #MasazaCup2025
Yiino ggoolo ya Buweekula esoose gyekubye okuyita mu muzannyi Ssonko Shafiq. #MasazaCup2025
Kyamubi Aaron Ebintu Bimulemye , Naye Amaze n'atutegeeza nti ye Comedian. #WoomesaEndiba
Musajja mukulu ebintu abyonoonye , Ayagala kuwangula ssente naye ebibuuzo tabimanyi. #WoomesaEndiba
Kyamubi Aaron ye asazeewo kwekolera bibuuzo , oba tawulira? #WoomesaEndiba2025
Mu bibuuzo Ssemakula Sharif tafunyeeyo kagoba konna , Ebibuuzo abiddamu nga bwayagala. #WoomesaEndiba
Kitaka Emmanuel ye tatawaanye kumenya babuuza buli kimu gambye kimuyinze. #WoomesaEndiba2025