Walusimbi Isa Nvule
@Mayorwalusimbi
Mayor Nakifuma Naggalama Town Council
I take this opportunity to encourage and mobilise our farming communities in Nakifuma-Naggalama, TC, farming communities to embrace Cocoa Farming alongside their established coffee plantations. #ClimateAction #FuitTrees #ARFSID11 #SDGs



Excellent @kimsalim99
Later this month, I will speak and deliver a key note address to the congregation at the 1st East/North Africa Protocol and Diplomatic Leadership Online Conference. Theme: The Role of Protocol and Diplomacy in Regional Integration in Africa. #TradeDiplomacy #AfCFTADiplomacy
Kilunji nnyo. Bulunji Bwansi nsonga yankizo nnyo mu kukuuma ebyaalo byaffe nga biyoonjo. Kino kikeendeeza ku nsasanya ye bilwadde ebivva kubukyaafu. Ngo'bukelembeze bwe Nakifuma-Naggalama TC twebaza abakulembeze be @Essaza_Kyaggwe olwokutulungamya mu nsoonga eno
Amasomero ag'enjawulo gakedde kukola Bulungibwansi. Ono akoleddwa mu Ggombolola ez'enjawulo.
Tuyozayoza muganda waffe ateela mutuuze munnafe wano e Ggonve mu Nakifuma-Naggalama TC Omwaami Dr Robert Ssonko olwo buvunayizibwa obwamutukiddwa okuva embuga. Kulwa ba Nakifuma-Naggalama TC, tweyama okutambula wamu no'lukiiko lwe okuyamba ku bantu baffe ablina ebizibu mu bikka
Ebika bye bituyunga ku Kabaka Ssaabataka, era Ebika y'entabiro y'Omuganda, bwe bitereera ne Buganda etereera. Ntongozza olukiiko lw'Embuga ya Kisekwa olukulemberwa Dr. Robert Ssonko. Embuga ya Kisekwa y'evunanyizibwa okutaawuluza enkayaana mu Bika okumalawo obutakkanya bwonna…
*EKIGENDA MU MAASO KATI.* Omumyuka owookubiri owa Ssekiboobo mw.Katende Fred mu nsisinkano y'abakulembezze ba Bagoma aba *Kyaggwe Bagoma Group* Nga baano bebasanyusa ku kisaawe nga bawagira omupiira.
Thank you @nabwanika for the insightful presentation. @EwaffeVillage @UNESCO @AfricaCreAlli @CanexAfrica @UDB_Official @mofpedU softpower.ug/creative-and-c…
Mukono District has conducted an induction training for newly recruited staff across departments following the recent recruitment of 88 officers. The one-day session emphasized integrity, accountability, teamwork, professionalism, and understanding of government programs.
It was a proud moment indeed. 🤝
Proud moment indeed!!! @kimsalim99 @Mayorwalusimbi Thank you @dkulumba1 for the amazing work on 📸. #Kyaggwe w’e Ewaffe @BugandaKingdom_
It’s that time of the season, Don’t Miss having a stop over at @EwaffeVillage enroute to Jinja to enjoy the mouth watering Luwombo. #VisitEwaffe #Culturalexperience
#EmmwanyiTerimba Leero nkedde mu Ssaza Kyaggwe okulambula abalimi b'emmwanyi wamu naabo abakola emirimu emirala egitambulira ku kirime ky'emmwanyi.
Mmwanyi terimba, lutalo lwa kugoba bwavu. #mmwanyiterimba2025
Mu kwogera kwe e Ddiikwe mu nnimiro ya Kimuli, Katikkiro yebazizza omulimi ono olw'obunyiikivu, era n'asaba banna kyaggwe okutwala ekifaananyi ekyo era agamba nti nga baagala okugoba obwavu balina kukola era nga emmwanyi lye kkubo erisoboka. Asabye banna kyaggwe okukozesa…
Kamalabyonna alambudde amaka ga Hajji Yawe Ramathan e Makukuba mu lugendo lwaliko olw'okulambula abalimi b'emmwanyi e Kyaggwe. Katikkiro asinzidde mu maka ga Yawe Aramanthan kati omugenzi, batabani be abaasalawo obutatunda ttaka lya bazadde baabwe wabula nebalyongerako omutindo…
#mmwanyiterimba
Mmwanyi terimba, lutalo lwa kugoba bwavu. #mmwanyiterimba2025
Tuli beesiimu ela tuli basanyufu olwokukyaalakwo mu @Essaza_Kyaggwe wano mu Mumyuuka Nakifuma. Tukwagaliza olugendo oluluunji Mukuuma Ddamula. Awangala Ayi Ssabasajja Kabaka wa Buganda.
Okugoba obwavu tulina kunyiikira kukola, era #EmmwanyiTerimba ly'erimu ku makubo ge tusobola okuyitamu okwegobako obwavu. E Kyaggwe nsanyuse okulaba ng'abantu bongedde okunyiikira okulima emmwanyi, kati tubakubiriza okukozesa omukisa gw'ebibuga ebibeetoolodde okubifunamu akatale…
Today we have welcomed the Katikkiro of @BugandaKingdom_ Owek @cpmayiga in Nakifuma-Naggalama Town Council @Essaza_Kyaggwe. He is set to visit model coffee farmers in Nakifuma County.




Today we welcome the Katikkiro of @BugandaKingdom_ Owek @cpmayiga at Hajji Umaru Ddumba Coffee Farm 🚜 Estate and Mr Sseguyas Agromixed and Livestock Farm in Nakifuma-Naggalama Town Council. Tukwaniliiza nyo Owekitiibwa mu @Essaza_Kyaggwe #MukonoDistrict



Today, i joined @BugandaKingdom_ @Essaza_Kyaggwe Dep. Ssekiboobo Mr Katende to inspect the Agromixed Farm 🚜 owned by Mr Seguya in Makukuba Ward of Nakifuma-Naggalama TC. This is all in preparation to Host Katikkiro Charles Peter Mayiga in Mukono District tomorrow.


