SPARK TV
@sparktvuganda
Uganda’s 1st female-focused TV channel offering fresh, original programming to inspire and empower young women. Contact: [email protected]
"E Uganda twajja kuwumula," Mum Deb agamba omwami we yakola dda sente #DailySoup
Producer Bassboi omulimu gwe aguwanise, akoze enyimba 8 ku Album ya Lydia Jazmine #DailySoup
I couldn’t leave home for Kampala without my parents’ blessings. Even though they weren’t fully supportive of my dream, I made sure to earn their approval. When I finally came to Kampala, my first song, Love Legend, became an instant hit - Victor Ruz, Musician #21Questions

I came up with the name Victor Ruz to carry on my mother’s legacy. Her name is Ruth, so I chose 'Ruz' as a tribute to her. She was a musician too, but never made it to the national stage. I decided to follow her dream and take it further. - Victor Ruz, Musician #21Questions

. @LydiahJazmine musanyufu byansuso, album jeyatadde ekikubye #DailySoup
I can work with any Ugandan female artist, though Winnie Nwagi is my favorite. Still, I’d love to collaborate with Sheebah, she has untapped potential that many haven’t brought out. - Victor Ruz, Musician #21Questions

When it comes to collaborating with an artist, I value friendship first. The way I connect with someone matters a lot to me. In the West, collaborations build bonds, but in Uganda, they often break them. - Victor Ruz, Musician #21Questions

'Hamza siye muzaliisa wange,' Rema Namakula agamba nebya 'consultation' takyasasula #DailySoup
#21Questions: Omuyimbi Victor Ruz yayingiddewo dda atubuulira olugendo lwe mu by’okuyimba.




#21Questions ogyesunze nga @milkaIrene7? Tuli butereevu ntv.co.ug/ug/spark-tv-li…



'Empeta nagitambulira,' Levixone ayogedde ku mukyala we Desire Luzinda #DailySoup
"Omwami wange yakangulira emottoka 4," Mummy Deb ebibye biralamu kuba omwami we ssente alina. Atte ye Iryn Namubiru atubuulidde byayitamu na kiki ekyamuviriddeko okubiwandiika ku mutimbagano. Byonna mu #DailySoup wa leero.
Leero ku #21Questions tugenda kuba ne Victor Ruz ng'atubuulira ku lugendo lwe mu by’okuyimba. Tosubwa!

'Ndi mwetegefu okugoberera kyonna ekibiina kye kinaasalawo naye nkakasa nti bajja kunnonda.' #SparkKuMakya
Ssente si kye kyetaagisa okufuna Card ya NUP, kye twetaaga kwe kutegeera empeereza eri abantu n’amateeka g’ekibiina. #SparkKuMakya
Whether it’s emotional ties, secret affairs, or lingering past connections, we’re exploring how to end relationships outside marriage. Join us tomorrow on #MwasuzeMutya at 9:00 am with Iga D. Ronnie @ronirhymes.

Abatuuze e Mityana n’e Kassanda beemulugunyizza ku bakulembeze baabwe obutabatuusaako buweereza bwe betaaga wadde nga basasula emisolo. youtu.be/Py_B4aUofxE?si… | #SparkUpdates

''Tuwadde abavuganya card ya NUP amagezi okussa essira ku kufuna omukwano okuva mu bantu so si kulwanagana kubanga ffenna tuva mu kibiina kimu.'' ~ Alex #SparkKuMakya
