UBC STAR TV UGANDA
@StartvUganda
UBC Star TV – An affiliate of UBC TV, broadcasting in Luganda with a focus on news, sports & entertainment. Eno y’emunyeenye y’eggwanga yokka! 📞:0776 511 40
Tosubwa Leero ku ssaawa nnya ez’ekiro Morocco 🇲🇦 ettunka ne Nigeria 🇳🇬 #StarTvUpdates

EKIRIKO: #ObulamuBwomusiraamu ne @Kiwanuk78066695 Ebikwata ku "UMRAH" YouTube_ youtu.be/Iclmfytv1Qg
Akatambi: Omukulembeze w'eggwanga @KagutaMuseveni ne Maama @JanetMuseveni batuuse ku kisaawe e Kololo ku mukolo gw'okutongoza Empaka za CHAN2024. #TotalEnergiesCHAN2024
Ebifaananyi: Omukolo gw’okutongoza empaka za CHAN2024 gugenda mu maaso ku Kisaawe ky’ameefuga e Kololo. Pulezidenti @KagutaMuseveni ye mugenyi omukulu ku mukolo guno. #TotalEnergiesCHAN2024



Akatambi: Okutongoza Empaka za CHAN 2024. YoutTube_ youtube.com/live/is1IIb7l4… #TotalEnergiesCHAN2024
Abakuumi ba Kyagulanyi basuuliridde okufuna akakalu. #AgenkizoKu3 | youtu.be/IyOgM62ALF4
Okwetoloola eggwanga Akamyufu kabadde kakimpoowoze. #AgenkizoKu3 | youtu.be/IyOgM62ALF4
Abalonzi tebajjumbidde kulonda kw'akamyufu awamu tebalonze. #AgenkizoKu3 | youtu.be/IyOgM62ALF4
Akamyufu ka NRM, emivuyo gyeyolekedde e Kampala Central. #AgenkizoKu3 | youtu.be/IyOgM62ALF4
Ssaabaminisita Robinah Nabbanja ayanjizza ebirowoozo bya Africa eri UN. #AgenkizoKu3 | youtu.be/IyOgM62ALF4
EKIRIKO: #AgenkizoKu3 ne @JethroZepha YouTube_ youtu.be/IyOgM62ALF4

"Efujjo eryakoleddwa mu kamyufu ka Nrm Pulezidenti yavuddeyo mu kiwandiiko naatusuubiza nti ensobi zonna ezakoleddwa waakuzigonjola, era yataddewo n'akakiiko akanaakola okunoonyereza" Fred Bamwine-Commissioner RDC Karamoja #AkaasammeemeEssunsuliro | youtu.be/GFJ7cmF0S9U
"Mu Kamyufu ka Nrm ewaffe e Ssembabule abantu batiddwa" @GorrethNamugga Mubaka wa Mawogola South. #AkaasammeemeEssunsuliro | youtu.be/GFJ7cmF0S9U
"Mu Uganda twerabidde nti tulina omulimu gw'okukuuma eggwanga nga abakulembeze" @GorrethNamugga Mubaka wa Mawogola South, #AkaasammeemeEssunsuliro | youtu.be/GFJ7cmF0S9U
"Nalabye nga basika omu ku ba Ambasada ba @NRMOnline mu Kamyufu kaabwe nensobera" Hon. Muyanja Ssenyonga - MunnaKibiina kya @NUP_Ug #AkaasammeemeEssunsuliro | youtu.be/GFJ7cmF0S9U
"Mu kalulu kano buli omu bwaba yepika, yepika ku lulwe..."@harderHB -Munna @NRMOnline #AkaasammeemeEssunsuliro | youtu.be/GFJ7cmF0S9U
Bannabyabufuzi mu kasenge kamu nga bateesezza eggwanga. Leero bakulembeddwa @GorrethNamugga Mubaka wa Mawogola South, Hon. Muyanja Ssenyonga-Munna @NUP_Ug , @harderHB -Munna @NRMOnline ne Fred Bamwine-Commissioner RDC Karamoja. #AkaasammeemeEssunsuliro | youtu.be/GFJ7cmF0S9U
EKIRIKO: Pulogulaamu #AkaasammeemeEssunsuliro ne @KisubiJackson etandise nsonga za byabufuzi. Twegatteko_youtu.be/GFJ7cmF0S9U
EKIRIKO: Pulogulaamu #BeeraBulindaala ne @namuddu_irene nsonga za kutebenkeza butonde bwensi n'enkulaakulana mu kibuga Mukono. Twegatteko_ youtu.be/ENfPzAdzM-c